Psalms 92:12-14


12 aAbatuukirivu balyegolola ng’enkindu,
ne bakula ne bawanvuwa ng’emivule gy’e Lebanooni.
13 bEgisimbibwa mu nnyumba ya Mukama.
Baligimukira mu mpya za Katonda waffe.
14 cNe mu bukadde bwabwe balibala ebibala;
baliba balamu era abagimu,
Copyright information for LugEEEE